You are here

Winnie Nwagi agudde mu bintu era alagudde, sikyadda mu mbeera mbi

  • Winnie Nwagi

Kyaddaki omuyimbi Winnie Nwagi okuva mu Swangz Avenue agudde mu bintu, ayitiddwa mu ggwanga erya South Africa mu kivulu gagadde ekitumiddwa "Musawo-Ndiwamululu".

Ekivulu, kitekeddwayo nga 25, ogw'okusatu, 2017, ku Club Red Randburg mu ssaaza lye Gauteng, Nwagi okukyamula abawagizi be n'obuyimba bwe okuli Musawo, Magic, Embeera, Katono Katono n'endala.

Wabula Nwagi asobodde okweyambisa omukutu gwe ogwa Face Book n'asaba abawagizi be, okulamba kalenda zabwe kuba yetegese okubakyamula mu buli ngeri yonna.

News Category

Liked it? Share it..

Say something..

X

Like us on Facebook for more News, Pics, Videos, Events, Promos & lots of fun stuff..