You are here

Moses Byamugisha ayagala kusigukulula Muntu ku bwa Pulezidenti bwa FDC

  • Moses Byamugisha

Munna FDC Moses Byamugisha myaka 35, yesowoddeyo okuvuganya Rtd Major General Mugisha Muntu ku bwa ssenkagala bw'ekibiina mu kulonda okusubirwa okubayo mu Novemba waguno omwaka ogwa 2017, okufuna enkyukakyuka mu bukulembeze.

Mugisha Muntu

Byamugisha mu kiseera kino ye ssabakunzi w'akabinja ka bavubuka mu FDC aka FDC youth league mu ggwanga lyona.

Wabadde awayamu ne 100.2 Galaxy FM, agambye nti singa alya obukulembeze agenda kola nnyo okomyawo bannakibiina bonna, n'okumalawo enjawukana eziri mu kibiina kyabwe.

Mungeri y'emu agambye nti ku mulembe gunno omutebi, abavubuka batekeddwa okuwebwa omukisa okulembera eggwanga kuba balina embavu okutwala eggwanga mu maaso.

News Category

Liked it? Share it..

Say something..

X

Like us on Facebook for more News, Pics, Videos, Events, Promos & lots of fun stuff..