You are here

Yunivasite y'e Makerere amattikira gatandiise, Poliisi eyungudde abakugu

  • Yunivasite y'e Makerere ku mattikira g'abaana mu 2014

Amattikira ku yunivasite y'e Makerere gatandiise enkya ya leero era abaana n'abazadde, batandiise dda okutuuka.

Emikolo gy'amattikira gyakumala ennaku 4, okutukira ddala ku Lwokutaano nga 24, Febwali, 2017.

Abaana abasuuka mu 15000 bebagenda okufuna ebbaluwa zabwe ku mattikira ganno ag'omulundi gwa 67 era Poliisi eyungudde abasirikale wakati 700 ku 1000 okunyweza eby'okwerinda okutangira omuntu yenna ayinza okugitabangula.

Olunnaku olwaleero, abaana abasoma College of engineering, design art and technology (CEDAT), college of agricultural and environmental sciences (CAES), college of veterinary medicine, animal resources and biosecurity (COVAB), college of natural sciences (CONAS) and the school of law, bebagenda okuttikirwa.

News Category

Liked it? Share it..

Say something..

X

Like us on Facebook for more News, Pics, Videos, Events, Promos & lots of fun stuff..