You are here

Okujjaguza emyaka 4 egya 100.2 Galaxy FM, abakozi balaze eswaga

  • Kkeeki ya 100.2 Galaxy Fm

Essanyu libutikidde abakozi ba 100.2 Galaxy FM akawungeenzi ka leero, nga bajjaguza okuweza emyaka 4 bukya bayingira ekisaawe ky'okuwereza bannayuganda.


Bakoze akabaga ku offiisi za laadiyo e Kansanga mwe basimidde abakozi abenjawulo okuwereza obulungi n'okwolesa empisa.
Ku kabaga, abakozi basaze keeki okulaga essannyu lyabwe, okulya emichomo gy'ennyama, enkoko, emmere n'eby'okunywa bingi ddala.

Dr Innocent Nahabwe
Wabula ssenkulu wa laadiyo Dr Innocent Nahabwe agambye nti mu myaka 4, Galaxy FM esobodde okuwereza abantu mu ngeri ezenjawulo omuli okukuba emiziki, amawulire agagwirawo era n'asubiza nti abakozi bonna bakweyongera ku mutindo gwabwe.

News Category

Liked it? Share it..

Say something..

X

Like us on Facebook for more News, Pics, Videos, Events, Promos & lots of fun stuff..