You are here

Obunyazi bw'emmotoka bweyongedde, Poliisi erabudde bannayuganda

  • Afande Kayima

Obunyazi bw'emmotoka bweyongedde mu ggwanga lino n'okusingira ddala mu Kampala nga buli lunnaku emmotoka 4 ku 5 zibibwa.

Ezimu ku mmotoka ezimbe
Okusinzira ku mwogezi wa Poliisi mu Kampala n'emirirwano, Emilian Kayima emmotoka ezibibwa zitwalibwa mawanga agatuliranye okuli Democratic Republic of the Congo (DRC), Sudan, Tanzania n'amawanga amalala.
Kayima era agambye nti bakoze okunonyereza nga emmotoka zibibwa nnyo mu bitundu okuli Najjera, Namasuba, Kibuye, Ggaba, Natete, Kisasi, Najjanankumbi n'ebitundu ebirala era ababbi batekamu nnyo ssente, okulondola emmotoka ezo.

News Category

Liked it? Share it..

Say something..

X

Like us on Facebook for more News, Pics, Videos, Events, Promos & lots of fun stuff..