You are here

NZE SIYINZA KULYA SSUMBUSA YA NKANYANYA! Guvnor Ace abikudde ekyama lwaki bayawukana n'omuzungu Lisa

  • Guvnor Ace n'omuzungu Lisa

Mwana mulenzi Guvnor Ace myaka 25 avuddeyo okutangaza eggwanga lwaki talina buzibu bwona n'omuvubuka eyeyita muto w'omuyimbi Ziza Bafana kutwala namukadde omuzungu Monalisa Larsson amanyikiddwa nga Lisa myaka 80.

Guvnor Ace n'omuzungu Lisa
Guvnor Ace agambye nti wadde yali afunye omuzungu Lisa era nebagatibwa, tabangako mukwano n'omukyala eyo kuba ye yali alina kyabaaza.
Mungeri y'emu agambye nti ebbanga lye yamala ng'ali n'omukyala oyo, tebanyumya kaboozi kuba ye yali tamwagala wabula okwagala ssente okutambuza emirimu gye.
Guvnor Ace era agambye nti omukyala ye alina omukwano naye yali tasobola kumwagala kuba ssi guledi ye.

News Category

Liked it? Share it..

Say something..

X

Like us on Facebook for more News, Pics, Videos, Events, Promos & lots of fun stuff..