You are here

OMWANA AKIMUKOZE! Omuyimbi Jose Chameleone abiddwa, asigadde mu kiyongobero n'amaziga

  • Jose Chameleone

Omuyimbi Jose Chameleone asobeddwa kuba akawunta ye eya Instagram ebiddwa era mu kiseera kino eri mannya amalala.

Akawunta ya Chameleone erina abagoberezi abasuuka 400,000 kyoka mu kiseera kino etekeddwa mannya ga John Kulwa Stima era ataddeyo n'ebifaananyi bye.
Mu kiseera kino Chameleone ali Australia era akubye ebivulu ebyenjawulo mu bitundu nga Sydney, Melbourne ne Ade­laide.
Mungeri y'emu agenda kukuba emiziki mu bitundu ebirala okuli France, Sweden, Spain n'amawanga amalala wadde akawunta ye, yatwaliddwa dda.

News Category

Liked it? Share it..

Say something..

X

Like us on Facebook for more News, Pics, Videos, Events, Promos & lots of fun stuff..