You are here

KIWEDDE! Okukyusa obukulembeze mu ggwanga, Dr Besigye asabukuludde enkola empya

  • Dr Kizza Besigye

Eyaliko ssenkagale w'ekibiina kya Democratic Change (FDC) muunnamagye eyaganyuka Rtd Col Dr Kizza Besigye agambye nti bannayuganda balina okulwana ennyo okumalirawo ddala okulonda okwekigumaza kuba y'engeri yokka eyinza okuyamba Uganda okufuna ekyukakyuka mu bukulembeze nga tewali kuyuwa musaayi gwona.
Besigye eyakavuganya ku ntebbe y'obukulembeze bw'eggwanga lino emirundi 4, agambye nti Uganda tefunangako mukulembeze wa ggwanga alondeddwa bantu okuleka okuletebwa emmundu.
Mungeri y'emu agambye nti bannayuganda bonna balina okuvaayo okusalawo engeri okulonda gye kutekeddwa okwatibwamu mazina n'obwenkanya.
Bino okubyogera abadde eyogerako eri bannamawulire kw'offisi za 4GC e Katonga enkya ya leero.

News Category

Liked it? Share it..

Say something..

X

Like us on Facebook for more News, Pics, Videos, Events, Promos & lots of fun stuff..