You are here

KIWEDDE MU DESEMBA! Wizkid alangiridde ennaku z'omwezi okuyimbira bannayuganda mu Kampala

  • Wizkid

Kyaddaki omuyimbi Wizkid okuva mu ggwanga erya Nigeria alangiridde okudda mu ggwanga Uganda okukyamula abantu be.

Wizkid
Omwaka oguwedde ogwa 2016 mu Desemba, ekivvulu kya Wizkid kyasazibwamu ku ssaawa esembayo nga bannayuganda bangi nnyo bafunye tiketi ezibayingiza.
Wabula Wizkid asobodde okweyambisa omukutu gwe ogwa Twitter n'agamba nti atekeddwa okuyimbira bannayuganda nga 7, Desemba, 2017 mu kibuga Kampala.

News Category

Liked it? Share it..

Say something..

X

Like us on Facebook for more News, Pics, Videos, Events, Promos & lots of fun stuff..