You are here

NZE BANAAZA OLWEZA! Zari agudde mu bintu okumwerabiza ennaku ya Platnumz okugabangula omukwano gwe

  • Zari Hassan ne Kyuuma

 Zari Hassan ne Kyuuma

Mwana muwala Zari Hassan agudde mu bintu era mu kiseera kino afunye ku ssanyu okwerabira obutakanya wakati we ne bba Diamond Platnumz.
Zari ne bba bafunamu obutakanya oluvanyuma lwa bba okwenda nazaala omwana mu Hamisa Mobetto.

Wabula mu kiseera kino agava mu ggwanga erya South Africa, Zari mbu asayininze endagano ne AMG Performance Centre mu kibuga Pretoria okuba Ambasadda wa Mercedes AMG GT.
Zari asobodde okweyambisa emitimbagano okulaga essanyu lye ng'atekayo ebifaananyi ebyo.

 Zari Hassan ne Kyuuma

News Category

Liked it? Share it..

Say something..

X

Like us on Facebook for more News, Pics, Videos, Events, Promos & lots of fun stuff..