You are here

MWANA ONZITA! Omukwano gwa Aziz Azion gukyankalanyiza kirabu Amnesia, abasajja batobezza empale zabwe

  • Ekyabadde mu kirabu Amnesia

Kafulu mu nnyimba z'omukwano Aziz Mukasa amanyikiddwa ennyo nga Aziz Azion akyamudde abadigize ku kirabu Amnesia era bangi basigadde basaba kubongera muziki.

Ekyabadde mu kirabu Amnesia
Mu kisaawe ky'okuyimba, Aziz Azion alina ennyimba mpitirivu nnyo omuli Musabe, yegwe, Wampisa, True Man, Full Package n'endala kyoka oluyimba lwe Nkumila Omukwano lwakyamudde nnyo abadigize bonna, abantu ne bayimuka okuyimba naye.
Mu kuyimba, byana biwala byamusazeeko ku siteegi nga byagala okwekubya naye ebifaananyi ebyakazibwako "selfie" ate abalala nga bagala okumukwata sikwizi era bangi bafunye ku ssannyu.
Mu Kampala, kirabu Amnesia ebooga buli lunnaku olw'abantu abaletebwa okukyamula abadigize omuli abayimbi ne bannakatemba ate ku lunnaku Olwokuna kiyitirira.

Ekyabadde mu kirabu Amnesia

Ekyabadde mu kirabu Amnesia

Ekyabadde mu kirabu Amnesia

News Category

Liked it? Share it..

Say something..

X

Like us on Facebook for more News, Pics, Videos, Events, Promos & lots of fun stuff..