You are here

GWEWULIRA! Kyaddaki omuyimbi Ceaserous abikudde ekyama ku by'okukuba Sheila Gashumba amatooke nawoloma

  • Ceaserous

Kyaddaki omuyimbi Ceaserous eyakuyimbira Dangerous avuddeyo ku bigambibwa nti ali mukwano n'omuwala Sheila Gashumba omukozi ku NTV mu Kampala.

Sheila Gashumba
Ceaserous bwe yabadde ku 100.2 Galaxy FM sabiti ewedde ku lunnaku olwokutaano mu pulogulamu Morning Saga Akasambatuko,  yegaanye eby'okukuba Sheila amatooke.
Yagambye nti Sheila Gashumba muwala mulungi nnyo wabula mukwano gwe nnyo ng'abantu abalala bonna.
Yabuziddwa oba yali aguddeko mukwano naye, yagambye nti ye ne Sheila Gashumba bamukwano kyoka tebali mukwano ng'abantu abamu we balowooza.

News Category

Liked it? Share it..

Say something..

X

Like us on Facebook for more News, Pics, Videos, Events, Promos & lots of fun stuff..