You are here

KIWEDDE! Abasirikale ba poliisi abasse 14 banonyezebwa, baguddwako emisango emikambwe

  • Ekiri e Kenya

Ekimu ku kitongole ekirondoola entambuza y'emirimu egya Poliisi mu ggwanga erya Kenya ekya Independent Policing Oversight Authority (IPOA) kisabye abasirikale bonna abenyigira mu kutta abantu mu kiseera ky'okulonda omukulembeze w'egggwanga lyabwe bakwatibwe.
Ekitongole ekyo kigamba nti abantu 14 bebatibwa omuli n'omwana om'emyeezi 6 nga 15, August, 2017.
Aba IPOA bagamba nti bakomekereza okunoonyereza kwabwe era y'essaawa, abasirikale bbo bonna bakwatibwe, bavunanibwe emisango egyenjawulo omuli obutemu.

News Category

Liked it? Share it..

Say something..

X

Like us on Facebook for more News, Pics, Videos, Events, Promos & lots of fun stuff..