You are here

NZE NDIWO! Anita Fabiola asabukuludde ebyaama lwaki yekumidde ku mutindo ng'alina ensimbi

  • Anita Fabiola

Kyaddaki mwana muwala Anita Fabiola asabukuludde ebyaama engeri gyasobodde okufuna ssente okwebezaawo ng'omwana omuwala mu ggwanga lino.

Anita Fabiola
Fabiola bw'abadde awayamu ne kigatto waffe agambye nti yatandikawo ekibiina "Fab Girls Foundation" okussomesa abawala ebintu by'omukwano.
Agamba ekibiina kye, kibangula abaana abawala engeri gye bayinza okwekiririzaamu mu buli nsonga yonna omuli omukwano, okwetandikirawo emirimu n'okubatendeka okwambala.
Mungeri y'emu asobodde okweyambisa ekibiina kye okussomesa abaana okwewala okwegata ku myaka emito kuba kyabulabe ddala, ekintu ekimuwa essannyu.

News Category

Liked it? Share it..

Say something..

X

Like us on Facebook for more News, Pics, Videos, Events, Promos & lots of fun stuff..