You are here

MUTUYAMBE! Omubaka Abiriga ayagala ekisanja kya Museveni kidde ku myaka 7 okuva kwe 5

  • Ibrahim Abiriga

Nga bannayuganda abamu bakyawakanya eky'okuggya ekkomo ku myaka gy'omukulembeze w'eggwanga lino nga bagamba kigendereddwamu ssentebbe w'ekibiina kya NRM era omukulembeze w'eggwanga lino Yoweri Kaguta Museveni okuddamu okwesimbawo mu 2021, nate omubaka we Arua mu lukiiko lw'eggwanga olukulu Ibrahim Abiriga asabukuludde ekipya, okukyusa emyaka gy'ekisanja eri ebifo byona ebirondebwa.

Y.K.Museveni
Omubaka Abiriga agamba nti sseemateeka atekeddwa okwatibwako, ekisanja kidde ku myaka 7 okuva kwe 5 nga bwe kiri mu kiseera kino.
Agamba nti emyaka 5, tebasobola kuwereza bantu babwe kyoka emyaka 7, buli mukulembeze wakufuna akaseera akamala, okutekeratekera ekitundu kye.

News Category

Liked it? Share it..

Say something..

X

Like us on Facebook for more News, Pics, Videos, Events, Promos & lots of fun stuff..