You are here

OMUTINDO GWA WAAYA! Ziza Bafana agobolodde mu kubojjerera mukyala we Ireenah, amukubiddewo eddenzi

  • Ziza Bafana

Kyaddaki mwana mulenzi Ziza Bafana atandiise okufuna amagoba ku nsimbi z'abadde ayiwayiwa mu baana abawala buli kiro.

Ekifaananyi kya Big Eye
Omuyimbi Bafana mu kiseera kino taata, mukyala we Ireenah yamuzaalidde omwana omulenzi.
Bafana eyakuyimbira Akalulu, Joker, Bantu Baffe, Gyayo Ntekeyo n'endala yasobodde okweyambisa omukutu ogwa Face Book okwebaza mukyala we okumuzalira omusika n'okumulaga essanyu.
Ku face Book yagambye nti "Just hours old is our new soljah.. Can’t stop thanking the Lord for this blessing. We have all the basics for a great 2018. Above it all thank you Iryn for bringing the Angel  to life". Mu kiseera kino abantu beyongedde okumuyozayoza okufuuka Taaka.

News Category

Liked it? Share it..

Say something..

X

Like us on Facebook for more News, Pics, Videos, Events, Promos & lots of fun stuff..