Kabadde kaseera ka ssanyu olunnaku olw’eggulo ku Lwokuna ku kirabu Amnesia ng’abayimbi Radio ne Weasel aba Goodlyfe bakuba abantu omuziki.

Radio ne Weasel bayimbye nnyimba zonna omuli empya n’enkadde era abantu badigize okutuusa kumakya.

Banno babadde batongoza oluyimba lwabwe Remember Me