Buli 14, Febwali, lunnaku lwa baagalana olwa Valentine’s Day era bantu bangi nnyo abagenda okulweyambisa okuwaana baganzi babwe.
100.2 Galaxy FM esabukuludde obukodyo 8 obutengula abasajja okuva mu bakyala.
1 – Musabe akukyalire ewuwo omufumbire ku caayi oba kaawa.
2 – Olina okwambala engeri esikiriza munno oba omusajja gwoyagala.
3 – Oyinza okwemola
4 – Okuyimba obuyinza obwa Laavu
5 – Okutonera omuntu obulabo obulungi okuva mu ntobo y’omutima gwo.
6 – Weewale okussaako ffeesi ebanja.
7 – Weemanyiize okuwaana omusajja oyo akulya obwongo.
8 – Teweefuula ky’otoli. Kirungi omulage ky’oyagala ne ky’otoyagala.
9 – Tolaga nnyo nti oli mu bwetaavu. Omusajja buli lw’olaba nti omwetaaga nnyo atandika okukulaba ng’atamusaanira.
10 – Okwebuuza. Fuba okwebuuza ku basajja oba abavubuka engeri gy’oyinza okusikiriza munno okwagala.