Bryn White
Bryn White

Omugagga Bryn White ayongedde okulaga nti musajja alina ssente ate teyeguya muntu yenna ku bakozi be.
Bryn White yabadde mu kifo, ekimu mu kutambuza Kampeyini ya Bryan white foundation nalabula omuyimbi Weasel Manizo ne banne abali mu kibiina kye, okuddamu empisa nga tebalina kutambula ng’akyayogera.
Weasel Manizo
Weasel Manizo

Abamu ku bayimbi abateekeddwa okutunda Bryan white foundation mwemuli ne Dj Micheal n’abalala era mu kiseera kino bonna bateekeddwa okuwuliriza mugagga byayagala.