Mu nsi yonna omukwano guyamba nnyo okukuma amaka n’okuwangaza abaagalana mu mbeera yonna.

Omukyala yenna okusanyusa munno mu kisenge olina okukola byona nga tolimu kutya kwona eri muganzi wo.

Okukuuma akaboozi mu kisenge nga munno anyumirwa, olina kukola bino

1 – Munyeenyeze ekiwato. Ekiwato kiyamba munno okutegeera nti ensonga z’omukwano ozimanyi bulungi nnyo.

2 – Olina okuzuula sitayiro y’akaboozi munno gy’asinga okwagala nga muli mu kisaawe.

3 – Tolina kuswala, weeyambulire mu maaso ge. Abasajja bangi nnyo banguwa okufuna obwagazi singa alaba ku bwereere bw’omukazi naddala ng’alina omubiri ogusikiriza okulaba.

4 – Olina okuteeka sitiiriyo n’ebisoko mu luyimba lw’eggwanga. Mu kisaawe, olina okweyambisa eddoboozi esseeneekerevu nga bw’ogattamu ebigambo ebimuwaana munno.

5 – Olina okuweeweeta omusajja awasinga okumucamula. Kino kiyamba nnyo okuyimusa obwagazi bwe.

6 – Omusajja mulage nti omwagala nnyo era olina okumuwa omubiri gwo, agukozese ky’ayagala kyona.

7 – Olina okunywegera munno kuba kye kimu ku birungo ebinyumisa omukwano n’okuwa omusajja amannyi okubojjerera ennyo, olina okukola ebintu ebipya, okumwebaza nga mumazeemu akagoba nsonga nkulu eri omwami kuba kiraga nti omatidde emirimu gye.