Kyaddaki omuyimbi Bebe Cool alangiridde nga 3, August, 2018, konsati mu kibuga Kampala ku Serena Hotel.

Bebe y’omu ku bayimbi mu Uganda abaludde nga bayimirizaawo ekisaawe ky’okuyimba era alina ennyimba mpitirivu ddala omuli Ki Ekiganye, Nananana, 18 N Over, Mbozi Za Malwa, Katono n’endala.

Bebe Cool
Bebe Cool

Wabula bw’abadde alangirira Konsati, asabye abawagizi be okusaba ennyimba zalina okuyimba LIVE ku siteegi.