You are here

Amawulire ( Sports | Gossip | Business )

This section shows the latest news articles from Galaxy FM

Kansiime ne bba Ojok

OLUTALO LWA WAAYA! Kansiime ayogedde amazima ku by'okwawukana ne bba Ojok, asekeredde abamwagaliza ssumbusa ye okudiba

Kyaddaki mwana muwala Anne Kansiime avuddeyo ku bigambibwa nti yayawukanye ne bba Gerald...

Dr. Sam Lyomoki

TUKOOYE AKAMANYIRO! Omubaka Lyomoki alabudde okutwala Poliisi mu kkooti singa tekomya kutulugunya bannansi

Omubaka akikirira abakozi mu Palamenti Dr. Sam Lyomoki alabudde okutwala Poliisi mu...

David Lukyamuzi Kalwanga

Nsazeewo okweyambisa omutwe gwange okuwakanya okuggya ekkomo ku myaka gya Pulezidenti - Munna NRM Kalwanga

Munna NRM David Lukyamuzi Kalwanga yegase kwabo abawakanya okuggya ekkomo ku myaka gy'...

Dr Besigye akwatiddwa

KYOKA UGANDA! Dr Kizza Besigye akwatiddwa, aguddwaako gwa kutta muntu

Poliisi akawungeenzi k'olunnaku olwaleero ekutte eyaliko Pulezidenti wa FDC DR Kizza...

Bobi Wine mu kkooti

NZE SIMANYIRWA! Bobi Wine atutte DPC Mwesigwa, Gavumenti mu kkooti, asabye obukadde 300

Omubaka w’e Kyadondo East mu Palamenti Robert Kyagulanyi amanyikiddwa nga Bobi Wine...

Ingrid Turinawe n'omubaka Kaginda

Poliisi etekeddwa okwetonda olw'abantu abalumiziddwa n'abafudde - Omubaka Kaginda

Omubaka we Rukungiri consituwensi mu Palamenti Mugume Roland Kaginda agambye nti Poliisi...

Ennyama

ANTI OMULULU! Ennyama y'ente ebizadde, omuntu omu afiriddewo, 10 bawereddwa ebitanda nga bataawa

Omuntu omu afiriddewo, abasuuka mu 10 batwaliddwa mu ddwaliro erya Rushere Community...

Omuwagizi wa Besigye eyatiddwa

ANTI UGANDA! Omuwagizi wa Besigye yakubiddwa amayinja nafirawo wabula ssi masasi - Poliisi

Kyaddaki Poliisi evuddeyo ku bigambibwa nti omuntu eyatiddwa akawungeenzi k'olunnaku olw'...

Winnie Kizza ne banne mu Palamenti

ANI ASINGA! Tewali ayinza kulemesa nkungaana zaffe, Winnie Kizza alabudde Poliisi okwegendereza

Akulira oludda oluvuganya Gavumenti mu Palamenti Winnie Kizza alemeddeko nti...

Pulezidenti Kenyatta ng'abubira ku bantu

OBUNKENKE MU KENYA! Pulezidenti Kenyatta akawodde bannansi okusabira eggwanga ku wikendi

Omukulembeze w'eggwanga erya Kenya Uhuru Muigai Kenyatta akowodde bannansi bonna okwegata...

Pages

X

Like us on Facebook for more News, Pics, Videos, Events, Promos & lots of fun stuff..