You are here

Amawulire ( Sports | Gossip | Business )

This section shows the latest news articles from Galaxy FM

Raila Odinga

BULI OMU ASABIRE KENYA MU DDIINI YE! Odinga asabye okumulangirira ku buwanguzi, abawagizi ba NASA beyiiye ku nguudo

Ab'oludda oluvuganya Gavumenti mu ggwanga erya Kenya basabye akakiiko k'ebyokulonda aka...

Betty Olive Kamya

MUVE KU NGUUDO! Minisita Beti Kamya alagidde abatembeeyi mu kibuga Kampala

Minisita wa Kampala Betty Olive Kamya Namisango alabudde abatembeeyi abazeemu okweyiwa ku...

Sheikh Kamoga ne banne mu kkooti mu 2016

Ekitta basiramu mu ggwanga, Sheikh Yunus Kamoga ne banne 13 ebyabwe byongedde okukaluba, kkooti eyongezaayo

Kkooti enkulu mu Kampala ewuliriza emisango gyanagomola eyongezaayo okuwa ensala yaayo ku...

Florence Nakiwala Kiyingi

Okukuza olunaku lw'abavubuka omwezi gunno, Minisita Nakiwala yewanye, Gavumenti ekoze nnyo okukyusa embeera zabwe

Uganda yetegese okwegata ku nsi yonna, okukuza olunnaku lw'abavubuka ku Lwomukaaga nga 12...

Omuyimbi Amy Colle Dieng

OKUMANYIRA PULEZIDENTI! Omuyimbi Colle Dieng akwatiddwa, wakuvundira mu kkomera

Omuyimbi omugundivu mu ggwanga erya Senegal Amy Colle Dieng akwatiddwa ku bigambibwa nti...

Ebyenjigiriza e Nakaseke

ENO GAVUMENTI! Okuzimba yunivasite ebulwemu amannya ga Pulezidenti kiwedde, ensimbi ziyisiddwa

Gavumenti mu ggwanga erya Zimbabwe emaliridde okusasanya obutitimbe bw'ensimbi okuzimba...

Omuyimbi Jaguar awangudde

ESSANNYU! Omuyimbi Jaguar awangudde ekya Palamenti mu ggwanga erya Kenya

Omuyimbi Charles Njagua Kanyi amanyikiddwa nga Jaguar awangudde eky'omubaka wa Palamenti...

Dr Kizza Besigye

OKUTWALA OBUYINZA! Dr Kizza Besigye ayogedde ku mmundu, akolimidde Museveni okuwamba obuwanguzi bwe

Eyaliko Ssenkagale w'ekibiina kya Forum for Democratic Change (FDC) Rtd Col Dr Kizza...

Embeera mu Kenya

OBUNKENKE MU KENYA! 2 batiddwa, Odinga alemeddeko twagala buyinza bwaffe

Abantu 2 batiddwa mu ggwanga erya Kenya olunnaku olwaleero, Poliisi bwe yabadde...

Abagambibwa okutta

Batutulugunya tukirize nti twenyigira mu kutemula AIGP Andrew Felix Kaweesi - Abasibe

Omulamuzi wa kkooti ento e Nakawa, alagidde abasajja 22 abakwatibwa kubigambibwa nti...

Pages

X

Like us on Facebook for more News, Pics, Videos, Events, Promos & lots of fun stuff..