Omuyimbi Fik Fameica omwaka gwa 2018 agutandise n’amannyi okuddamu okuvuganya ennyo mu kisaawe ky’okuyimba nga bwe gwali mu 2017.

Fameica yawangula eky’omuyimba eyasinga mu 2017 mu mpaka za Zzina Awards ( Artist of the Year) kyoka mu kiseera kino, asabukuludde ekipya.

Fik Fameica ne Wembly
Fik Fameica ne Wembly

Fik Fameica aleese oluyimba olutumiddwa “Skonto” ng’ali n’omuzinyi we Wembly.

https://www.youtube.com/watch?v=fNNKpKBICTY

https://www.youtube.com/watch?v=6RGYTaYHGaY