Omuyimbi Bebe Cool agambye nti Rema Namakula ne Sheebah Kalungi bonna bayimbi balungi kyokka Rema asukkulumyeko.
Bebe Cool agamba nti abayimbi bombi basobodde okukola ennyo okuyimirizaawo ekisaawe ky’okuyimba kuba balina ennyimba enungi ezibafudde abakyala ebyenjawulo.
Bwe yabadde mu Pulogulamu After 5 ku NBS ne Lwanga Douglas, Bebe Cool yabuziddwa abayimbi abasinga okuyimba “Live” ku siteegi.
Yagambye nti Rema Namakula asinga nnyo Sheebah Kalungi ne Bobi Wine okuyimba ‘Live’ ku siteegi kuba yafuna okutendekebwa okumala bwe yali akyali mu Gagamel.
Okusinzira ku Bebe Cool, Fik Fameika ye muyimbi asinze okuyimba mu 2018
1-Fik Fameika-My property, Tonsukuma,Born to win,mafia,sconto
2-Fefe Busi-Who is Who, Dada
3-Vip jemo- Shamim, Nakikute
4-Gravity -Embuzi zakutudde, Ampalana
5-Sheebah karungi-Wankona, Mummy yo,Bera nange,
6-Fille -Sabula ,Love again
7-Spice-Ndi mu love, Best friend
8-Daddy Andree-You &me , Now now
9-Ykee Bender-Amina, Onabayo
10-Kalipha Aganaga-Katono, Kiboko
11-Vinka-Chips na ketchup,Omukwano gwo
12-John blaq-Tukwatagane, Sweet love
13-Voltage music-Byafayo, Killa migino
14-Winne Nwagi -Fire dancer, Matala
15-Eddy Kenzo -Pull up, The heat
16-Apass-Didada, Guliwano
17-Jose Chameleon-Champion,Mateka
18-Bebe Cool-want it,up&whine,I do,Wasibuka
19-Geosteady-I’m into you,Wakikyenga
20-King Saha-Biri Biri, Very well