Omuyimbi Weasel Manizo avumyevumye Bebe Cool obusiru oluvanyuma lw’okufulumya ‘List’ y’abayimbi abaasinga okuyimba mu 2018 nga taliko.

Weasel agamba nti ‘List’ ya Bebe Cool terina makulu era kiraga nti talina magezi.

Mungeri y’emu agambye nti wadde ku ‘List’ taliko, asinga Bebe Cool amagezi.

Weasel agamba nti essaawa yonna agenda kufulumya ‘List’ y’abasiru ate 2019, yetegese okukola ennyo mu kisaawe ky’okuyimba.

Bebe Cool
Bebe Cool

Kinnajjukirwa nti Bebe Cool yafulumya ‘List’ ku Lwokubiri nga 1, Janwali, 2019 era yategeza nti buli muntu waddembe okufulumya ‘List’ ye kuba buli muntu alina ekibanja ku mutimbagano gwa Face Book.

List ya Bebe Cool yabadde bweti, abayimbi 20 abasinze okukola obulungi mu 2018.
1-Fik Fameika-My property, Tonsukuma,Born to win,mafia,sconto
2-Fefe Busi-Who is Who, Dada
3-Vip jemo- Shamim, Nakikute
4-Gravity -Embuzi zakutudde, Ampalana
5-Sheebah karungi-Wankona, Mummy yo,Bera nange,
6-Fille -Sabula ,Love again
7-Spice-Ndi mu love, Best friend
8-Daddy Andree-You &me , Now now
9-Ykee Bender-Amina, Onabayo
10-Kalipha Aganaga-Katono, Kiboko
11-Vinka-Chips na ketchup,Omukwano gwo
12-John blaq-Tukwatagane, Sweet love
13-Voltage music-Byafayo, Killa migino
14-Winne Nwagi -Fire dancer, Matala
15-Eddy Kenzo -Pull up, The heat
16-Apass-Didada, Guliwano
17-Jose Chameleon-Champion,Mateka
18-Bebe Cool-want it,up&whine,I do,Wasibuka
19-Geosteady-I’m into you,Wakikyenga
20-King Saha-Biri Biri, Very well
SINGLE HITS
1-Chosen Becky-Bankuza
2-Irene Ntale-Gukuba
3-Lydia Jazmine-You and me
4-Rema-Sili muyembe
5-Allan Toniks -Romance
6-Hitnature-Twazikoze
7-Levixon-Turn the replay
8-Bobi wine-Kyalenga