Wadde ebigambo byogerwa nti Rema Namakula ne bba Eddy Kenzo balina obutakaanya, nate amawulire getufunye galaga nti omukwano wakati waabwe gweyongedde.
Okusinzira ku kigatto waffe ali kulusegere mu laavu yaabwe, Rema ali lubuto lwa Kenzo olwokubiri era embeera eyo eresewo essannyu mu laavu yaabwe n’okusingira ddala Kenzo.
Ku mulundi gunno, wekenenye ebifaananyi bya Rema naawe osalewo oba ddala ali lubuto.