Omuyimbi Spice Diana asabbalaza abawagizi be abasajja ku mukutu ogwa Instagram,  bw’alaze akabalaza ka vuvuzera ng’ali mu kifo ekimu.

Okusinzira ku vidiyo ye ku mukutu ogwe ogwa Instagram, bangi ku basajja bagambye nti, “Spice olina Work, Katonda yakuwa, olina ebintu, akaana kalina work, Toyina buzibu wadde, hoo kyekyo, Walayi gwe aliko mu super red“, n’abalala.

Ebigambo byabwe, biraga nti ennyambala ya Spice Diana bonna bagisiimye.

Mu Uganda, Spice y’omu ku bayimbi abakyala abakwatiridde ekisaawe ky’okuyimba era nnyimba ze omuli Omusheshe, Anti Kale, Ndi mu Love, Jangu Ondabe n’endala, zimufudde omuntu ow’enjawulo.

View this post on Instagram

A post shared by Spice Diana (@spice_diana)