Omuwala Amber Christ Movie alaze nti alina obukakafu ku Polodyusa Daddy Andre ku by’okumukozesa ku situdiyo.
Amber agamba nti yagenda ewa Andre okumuyamba okutumbula talenti ye kyokka yamuzza mu bya kwegatta oluvanyuma lw’okumuwa obukadde 3 obwa ssente.

Agamba nti Andre alina okumudiza ssente ze obukadde 3 kuba alowooza kumutwala mu mbuga z’amateeka oba okutegeeza eggwanga lyonna nga yeyambisa ttiivi.

Amber agamba nti Andre yamukozesa mu situdiyo nga tayambadde Kondomu era agenda kumutwala mu kkooti ssinga azuulibwa nti alina obulwadde obwekikaba.

Ng’omuwala omulala yenna, Amber alaze nti yandyagadde okuddamu okumira omusekuzo gwa Andre kuba alaga nti mwana mulenzi alina ‘Smart wire’.