Abamu ku bawagizi b’omuyimbi Winnie Nwagi basigadde basobeddwa ku ngeri omuntu waabwe bw’asukkiridde okusabbalaza abasajja mu ggwanga.
Nwagi asobodde okweyambisa omukutu ogwa Instagram okulaga vidiyo era amangu ddala yeyambudde ne bulawuzi.
Mungeri y’emu asobodde okuteekawo embeera y’okusabbalaza abasajja abalina amaddu olw’engeri gy’akyusa omubiri.
Abamu ku bawagizi ba Nwagi basigadde bebuuza nti lwaki omuntu waabwe alina ebbeere eppanvu n’okwebuuza lwaki asukkiridde okweyambula ate nga akuliride mu myaka.
Abawagizi ba Nwagi ku Instagram balina ebibuuzo bingi eri Nwagi