Abawala babiri (2) balwanidde omulenzi nga buli omu yegomba okuzina naye olwa sikiiru y’okunyenya ekiwato.
Wakati mu ndogo okusindogoma, waliwo omuwala omutono eyabadde afunye omulenzi we nga bazina bombi kyokka waliwo omuwala yafunye ensalwa.
Omuwala omulala yayingiddewo okulaga nti naye alina ‘Work’ n’okulemesa muwala munne okweyagala.
Vidiyo