Ennyimba z’omuyimbi Eddy Kenzo zongedde okulaga nti mu Africa, ddala y’omu ku bayimbi abanene, era buli lunnaku, alaga nti ye muyimbi yekka eyali awangudde ‘Award’ ya BET mu Uganda.

Kenzo mu kiseera kino talina mukyala amanyikiddwa mu butongole oluvanyuma lwa Rema Namakula okumusuulawo.

Rema mu 2019 yafuna omusajja omulala Dr. Hamzah Ssebunya era yamutwala mu bazadde e Nabbingo ku lwe Masaka.

Wabula ku mukutu ogwa Face Book, abamu ku bawagizi ba Kenzo bavudde mu mbeera ssaako n’abamu okwewunya omuwala okukaaba olwa vidiyo y’oluyimba Tupaate olwa Kenzo, Pia Pounds ne Mc Africa.

Ekyana nga kiraba vidiyo ku Ttiivi kigambye nti, “ Am crying, it’s so nice, OMG, First overall I like Kenzo, I like Pia Pounds, OMG, and it look so good”.

Wadde ekyana kibadde kiri mu ssanyu n’okulaga omukwano gwe eri Kenzo ne Pia Pounds, Kenzo naye asobodde okweyambisa omukutu gwe ogwa Face Book era egambye nti, “She is so sweet”., ekiwadde abawagizi be essanyu.

Wabula abamu ku bawagizi ba Kenzo ku Face Book bagambye nti

Dondada Honourable De Vipvip. This song is hitting internationally guys just watch the space actually right now if thy are to ask u for Ugandan songs u present this big to u the all three guys into this great remix I can’t just gat enough.

Hady Hams – Nice song keep it up papa.

Kasule Douglas Benda – Omwana afuniddewo sexual satisfaction by just watching the video. I think she even had a cold bath after just to cool her body. Now that’s what happens when you love your artist and that artist has God’s favor on him.

Sam Manini – Even the unborn upcoming artist can’t sing the lyrics u did in remix what am trying to say is let me write it in Luganda cause it might be hard for u in English oyononye oluyimba lwa pia pound.

Vidiyo

Ebirala ebifa mu ggwanga – https://www.youtube.com/watch?v=43kSWsF8-YE