Omuwala ali mu myaka 24 omu ku bayizi ku Yunivasite emu mu Kampala, akiguddeko bw’agenze mu loogi ne Sugar Daddy ng’ali muudu y’okusinda omukwano.
Omuwala amanyikiddwa nga Stella agamba nti yafuna Sugar Daddy nga yetaaga ssente omuli ez’okusoma ku Yunivasite ssaako n’okutambuza obulamu.
Agamba nti Sugar Daddy abadde amuwa buli kimu kyokka abadde atandiise okwekyanga ng’alowooza omuwala alya buli ssente ze.
Stella kuba abadde yetaaga ssente, yakkiriza okugenda ne Sugar Daddy mu loogi okusinda omukwano.
Lwaki avudde mu mbeera!
Ng’omuwala yenna ali mu mukwano, alina okufuna omusajja ategeera kye bayita okwesa empiki.
Stella agamba nti yafunye essimu okuva eri kabiite we Sugar Daddy, ali mu myaka 50, okugenda mu loogi mu bitundu bye Makindye.
Stella agamba nti okugenda mu loogi, yabadde yeetegese okukola ebintu eby’enjawulo, okulaga omusajja nti ddala ategeera omukwano, okusobola okweyongera okuta ssente.
Nga batuuse mu loogi, omusajja yatumizza eby’okulya n’eby’okunywa era oluvanyuma lw’okulya, omusajja yatandikiddewo okulaga nti ekiddako mukwano.
Stella agamba nti yawadde omusajja omubiri gwe gwonna kuba yabadde yeetegese bulungi ddala okusinda omukwano.
Omusajja naye yakoze ebintu eby’enjawulo okulaga nti ddala ageteera kye bayita omukwano.
Stella ku myaka 24, agamba nti ‘Sugar Daddy’ abadde musajja wakusatu mu bulamu bwe era ye musajja omukulu gwasoose okuwa ebyalo.
Wabula wadde yabadde yesuunga omukwano, amaanyi gamuweddemu Sugar Daddy okweyambula nga mutono nnyo ate mumpi nnyo, yinki emu.
Stella agamba nti wadde yabadde aweddemu amaanyi ate yaweddemu essuubi nga ka yinki emu ate kali mu ttulo.
Stella atabukidde Sugar Daddy!
Ku myaka 24, atabukidde Sugar Daddy okumutwala mu loogi nga talina ‘work’ wabula okumwonoonera ebiseera.
Wadde omusajja alina ssente, mu bintu by’omukwano, Stella agamba nti yalemeddwa wadde okukuba saluti wadde eddakika emu.
Sugar Daddy yaswadde mu maaso g’omuwala omuto era Stella yavudde mu loogi nga tafunye ssanyu.
Yampadde ssente!
Stella agamba nti omusajja yakutte mu nsawo era yamuwadde ssente 1,000,000 okumukakanya.
Wadde omusajja alina ssente, Stella agamba nti kati agenda kulya buli ssente ze kuba kati yamaze okukitegeera nti talina work.
Ebirala ebifa mu ggwanga – https://www.youtube.com/watch?v=swbD5hycS4Q