BWIINO! Bibiino ebigambo bya Isma Olaxess ebyasembeyo ku ssasi eryasoose

Mu kiseera nga Poliisi eri mu kunoonyereza, ku kyavuddeko okutta bulooga Ibrahim Tusubira abadde amanyikiddwa nga Isma Olaxess oba Jajja Ichuli, ebipya byongedde okuzuuka.Jajja Ichuli yakubiddwa amasasi ekiro ku Lwomukaaga ku ssaawa nga 9:20 e Kyanja mu Kampala okumpi n’amakaage.Yabadde mu mmotoka ekika Drone namba UBK 213 D era n’okutuusa kati, abantu bakyebuuza lwaki yattiddwa.Oluvanyuma … Continue reading BWIINO! Bibiino ebigambo bya Isma Olaxess ebyasembeyo ku ssasi eryasoose