Omuwala ali mu myaka 23 akoze ebyafaayo, akutte vidiyo nga yasuze n’abasajja babiri (2) ku kitanda.
Mu kiseera nga bannansi mu ggwanga erya Equatorial Guinea bakyewunya olwa vidiyo okufuluma ng’omusuubuzi Baltasar Ebang ali mu kaboozi n’abawala ab’enjawulo, nate n’abawala batandiise okulaga nti nabo balya abasajja ab’enjawulo.


Abasajja bangi balowooza nti bakafulu nnyo mu kukyanga abakyala era abasajja bangi balina abakyala abasukka mw’omu.
Mu kiseera kino, vidiyo eri mu kutambula ku mikutu migatta abantu, omuwala asobodde okulaga nti yabadde mu kitanda kye kimu n’abasajja 2.


Mu vidiyo, abasajja balaga nti bakooye bali mu kuwumula kyokka omuwala alaga nti ali bulungi, yakoze ebibye ne bakoowa.

VIDIYO!

Ebirala ebifa mu ggwanga – https://www.youtube.com/watch?v=gI8J-wQawCM