Omuvubuka awonye emiggo bw’asangiddwa lubona mu maka g’omusajja.
Okusinzira katambi akali mu kutambula, omusajja yabadde alumbye amaka, okukuba muk’omusajja amatooke.
Kigambibwa abadde mu laavu ne muk’omusajja okumala ebbanga okutuusa lwe yakwatiddwa.
Omuvubuka yakwatiddwa ng’alina Kondomu kuba yabadde ali ku ‘Sure’ agenda kulya muntu mu nnyumba y’omusajja.
Omuganda agamba ennaku z’omubbi zibeera 40 era kati zaweddeyo nga y’emu ku nsonga lwaki yakwatiddwa omusajja.
Mu vidiyo, omuvubuka yasabye ekisonyiwo ng’omusajja alemeddeko.

Vidiyo

Ebiri mu ggwanga – https://www.youtube.com/watch?v=KVVEylgVIFM