Abaana bakoze bulungi ebigezo bya UNEB 2024

Abewandiisa – 798,771

Abayizi – 797,444 bewandiisa okutuula ebigezo (abatatuula 1,327)

Centres – 14,883

Abaana – 524,025 okuva mu UPE

Abalenzi  – 378,709

Abawala – 418,750

Abasibe – 71 mu kkomera e Luzira, 37 – e Mbarara.

EBYAVUDDE MU BIGEZO

Grade  Number of Students
1  84,301
2  397,589
3  165,284
4  75,556
U  64,251

ABAWALA BAKOZE BULUNGI OKUSINGA KU BALENZI

GENDERD1D2D3D4U
MALE  45,203 (12.09%)192,546 (51.50%)71,951 (19.25%)36,O49 (9.64%)28,110 (7.52%)
FAMALE  39,098 (9.46%)205,043 (49.63%)93,333 (22.59%)39507 (9.56%)36,141 (8.75%)

Ku basibe 71 abeewandiisa okutuula ebigezo bya P.7 mu 2024 nga basinziira mu kkomera e Luzira, abayizi 59 bebaatuula ebigezo.

Abasibe abatuula

Luzira

GradeNumber of Students
14
236
313
4 
u 
  
MBARARA 
14
220
310
43

BAKOZE BATYA

SUBJECTGRADE
SST1
SCIENCE2
MATHEMATICS3
ENGLISH4

Abayizi ba S1 esooka, bagenda kutandiika nga February 17, 2025.

Abayizi ba P.7 ab’omwaka oguwedde bakoze bulungi okusinga abaatuula P.7 mu 2023. Okusinziira ku Ssenkulu wa UNEB, Dan Odong, abayizi abasinga baayitidde waggulu nnyo era bakola ebitundu 97. 8 % ate abaakola obulungi mu 2023 baakola ebitundu 88 ku 100.

Oluvanyuma lw’ebigezo okufulumizibwa, Minisita w’ebyenjigiriza Kataaha Museveni, asabye abakulira amasomero n’obukiiko obuddukanya amasomero okwekennenya ekizibu ky’abaana okusuulawo emisomo gyabwe naddala nga bamaze okwewandiisa okutuula ebigezo eby’akamalirizo – https://www.youtube.com/watch?v=VfjSo3XLgpE&t=8s