Omusajja atabukidde omukyala era kabuze kata okulwanagana nga bali mu loogi.
Mu nsi y’omukwano, buli musajja ayagala nnyo omukyala ng’alabika bulungi ate n’omukyala ayagala nnyo omusajja ng’alina ku ssente ate ng’alagika mu bantu.
Kati no akawungeezi k’olunnaku olw’eggulo, waliwo omusajja eyatutte omuwala mu loogi okwesanyusa kyokka yasobeddwa eka ne mu kibira.
Mu loogi, omusajja yabadde yategese okusanyusa muganzi we kyokka omukyala yavudde mu mbeera.

Kigambibwa oluvanyuma lw’omusajja okunyumya akaboozi n’omuwala rawundi 2, omuwala yefudde alinyiddwako emizimu, okulemesa muganzi we okuddamu okwerigomba, ekyatabudde omusajja.

Embeera eno ebadde mu ggwanga erya Nigeria.
Vidiyo