Eyali muganzi wa munnamawulire Andrew Kabuura, alabudde abawala abalowooza nti musajja wanjawulo nnyo mu nsonga z’omu kisenge nga basinzira ku bunene bwe.
Mu kiseera kino Kabuura tali mu mbeera nnungi oluvanyuma lwa mesegi za WhatsApp okufuluma ng’abadde akola obwenzi.
Amawulire galaga nti abadde mu laavu n’omuwala Mercy Twinomujuni ali mu gy’obukulu 30.
Kigambibwa abadde mu laavu ne Mercy okuva omwaka oguwedde ogwa 2020 era mbu abadde amutwala mu loogi mu bitundu bye Kyanja, okulya obulamu.
Mercy kigambibwa mukozi ku kitebe kya Bufalansa mu Uganda era mukyala mufumbo nga bba musajja munnadiini munnadiini Pasita Philip Tumwebaze mu Kampala.
Okusinzira ku mesegi za WhatsApp, Kabuura alaga nti Mercy mukyala ategeera ensonga z’omu kisenge ate n’omukyala alaga nti etegeera kye bayita omukwano.
Oluvanyuma lwa mesegi okufuluma, abawala bangi bavuddeyo ne bagamba nti ddala Kabuura musajja mu basajja kuba Katonda yamuwa omusekuzo n’omutima gumu era mbu y’emu ku nsonga lwaki mukyala we Flavia Tumusiime buli lunnaku ayongera kunyirira.
Yamuwasa Tumusiime mu 2019 nga mu kiseera kino balina omwana omu wabula kigambibwa nti omukyala ali lubuto.
Wabula wadde waliwo abegombye omusekuzo gwa Kabuura, eyaliko muganzi we ategerekeseeko erya Joan abasekeredde.
Joan ayogedde!
Joan ng’ali mu gy’obukulu 28 agamba nti yali mu laavu ne Kabuura mu 2018 era bambi yali musajja mulungi ng’afaayo nnyo okulaga nti muganzi we ali mu ssanyu.
Agamba nti Kabuura musajja mugabi era ssente yali azimuwa okwetusaako byeyetaaga naye yalimu obunafu mu nsonga z’omu kisenge.
Joan agamba nti wadde Katonda yamuwa omusekuzo, yali atambula kitono nnyo mu kusinda omukwano.
Mungeri y’emu agamba nti, “emirundi mingi Kabuura yalemwa okuntuusa ku ntikko ate naye yali akimanyi nga tuyomba kuba nali mbikooye era oluvanyuma twafuna obutakaanya ne twawukana. Mu kiseera kino sejjusa kuba kati ninna omusajja era wadde talina musekuzo munene nnyo nga ogwa Kabuura, ntuuka bulungi nnyo ku ntikko era mpulira essanyu “.
Ssenga Kawomera ayogedde!
Ssenga Kawomera omukugu mu nsonga z’omu kisenge agamba nti omusajja yenna okusanyusa mukyala we mu kisenge alina okutegeera enkozesa y’omusekuzo.
Ebirala ebifa mu ggwanga – https://www.facebook.com/GalaxyFm1002/videos/179864624222891