Ennaku wasigadde 2 zokka, okutuuka ku kivvulu All White Party ekimu kwebyo ebisiinga amaanyi mu Kampala.
Ku Ssande nga 30, June, 2024, DJ Nimrod azzeemu okutekateeka All White Party.
Ku mulundi guno, ekivvulu kitwaliddwa ku Climax Louge e Makindye.
DJ Nimrod awerekeddwaako abayimbi ne bannakatemba omuli
Gravity Omutujju
Spice Daina
Lil Pazo
Anknown
Fefe Bussi
Pretty Banks
Mudra
Ava Peace
Vyper Ranking
Biswanka n’abayimbi abalala bangi nnyo.
Ekivvulu kiwagidde kkampuni ez’enjawulo omuli 100.2 Galaxy FM, Galaxy TV, Kagwirawo, Castle Lite n’endala.
DJ Nimrod agamba nti ku mulundi guno, kigenda kuba kyanjawulo nnyo kuba asobodde okwetekateeka obulungi okuwa abawagizi be ekirungi.
Ebirala ebiri mu ggwanga – https://www.youtube.com/watch?v=NeJSqamxEQE