Ekitongole ekivunaanyizibwa ku bibalo mu ggwanga ekya UBOS kyaddaki kifulumizza ebyenkomeredde ebyava mu kubala abantu mu May, 2024.
Ebyavudde mu kubala abantu biraga nti
Mu ggwanga lyonna mulimu abantu – 45,905,417
– Abantu beyongedde ebitundu 11.3 okuva mu 2014 (2.9%)
Mu ggwanga lyonna mulimu
– Abasajja – 21,566,736 (47%)
– Abakyala – 24, 338, 681 (53%)
Emyaka
– Abaana – 50 ku 100
– Abavubuka (18 – 30) – 23.5 ku 100
(31 – 59) – 21.5 ku 100
– Abakadde (waggulu w’emyaka 60) – 5 ku 100
Mu ggwanga lyonna mulimu
Amaka – 10,698,913
Abali
– Single – bebasinga obutono
– Abaddako – Abasula ababiri
– Abasula abasatu (3) – Kyakusatu
– Abasula abana (4) – Bali mu kyakuna
– Abasula waggulu 5 – bebasinga obungi
Abakola emisana mu bibuga
– Kampala – 2,503,174
– Arua – 440,540
– Mbale – 371,626
– Jinja – 363,134
– Masaka – 328,485
– Mbarara – 324,974
– Gulu – 323,888
– Lira – 304,057
– Soroti – 220,698
– Hoima – 190,075
– Fort Portal – 176,994
Enzikiriza
– Christians – 84.3 ku 100 ate 2014 – 84.2
– Moslems – 13.6 ku 100 ate 2014 – 13.7
– Others – 1.7 ate 2014 – 1.7
– Abasawo b’ekinnansi – 0.1 ate 2014 – 0.1
– Abatalina nzikiriza – 0.2 ne 2014 – 0.2
Nga
Roman Catholic – 37.4 ku 100 okuva ku 39.3 ku 100 mu 2014
Church of Uganda – 30 ku 100 okuva ku 32 ku 100 mu 2014
Pentecostal – 14.7 ku 100 okuva ku 11.1 mu 2014
Moslems – 13.6 ku 100 okuva ku 13.7 mu 2014
Seventh Day Adventist – 2.1 ku 100 okuva ku 1.7 mu 2014
No Religion – 0.2 ku 100 okuva ku 0.2 mu 2014
Traditional – 0.1 ku 100
Orthodox – 0.1 ku 100
Others – 1.7 ku 100
Obuyigirize
– Abasobola okusomako – 74 ku 100
Mu Uganda, buli mukyala asobola wakiri okuzaala
– Abaana 4.5 okuva ku 5.2 mu 2014
– Abantu okuwangala – 68.5 Years
– Abatalina mirimu 12.6 ku 100
Abantu abalina emirimu
Abajja – 43 ku 100
Abakyala 33 ku 100
– Abasobola okufuna amazzi amayonjo – 76 ku 100
– Abalina amasanyalaze – 53 ku 100
– Abali mu byobulimi – 62 ku 100
Amawanga mu Uganda
– Abaganda – 7.037, 404
– Abakyankore – 4,200,782
– Abasoga – 3,703535
– Iteso – 3,146,079
– Abakiga – 2,947,837
– Abalango – 2,7,03,277
– Abagisu – 2,096,149
– Abacholi – 1,941, 913
– Aba Lugbara – 1,230,384
– Abanyoro – 1,218,121
– Aba Tur – 1,152,858
– Abakonzo – 1,104,462
– Abatoro – 1,00,5,433
– Abafumbira – 949, 860
– Others – 8,934, 046
Obufumbo
Abakyala n’abasajja okuva ku myaka 15 okudda waggulu.
Abakyala abaali babadde abafumbo 51.3 ku 100 ate abasajja 60.7 ku 100
Wabula
– 60.7 ku 100 – Abakyala bakyali bafumbo ate abasajja 51.3 ku 100
– 35.6 ku 100 – Abakyala tebannaba kufumbirwa ate abasajja 47.2 ku 100
– 2.9 ku 100 – Abakyala bayawukana dda ate abasajja 1.3 ku 100
– 0.9 Banamwandu bakyala, ate abasajja bakola ebitundu 0.3
Okusoma
Abaana abali mu ssomero mu kadde akatuufu ak’okusoma
Abali mu Primary – 66.8 ku 100
Abali mu Secondary – 22.3 ku 100
Abasobola okusoma n’okuwandiika
– Abasajja – 77 ku 100
– Abakyala – 72 ku 100
Ebitundu ebisinga okubaamu abaana abasoma (6-12 years)
– Karamoja – 74.2 ku 100
– West Nile – 32.2 ku 100
– Acholi – 27.9 ku 100
Amaka agalina wakiri akatimba k’ensiri kamu
– 87 ku 100
Eby’obulamu
Abantu abali ku Insurance
– 1.1 ku 100
Kigezi (Highest) – 2.9 ku 100
Bukedi (Lowest) – 0.4 ku 100
Amalwaliro agali mu ggwanga
Gavumenti – 76.6 ku 100
Private – 10.6 ku 100
NGO’s – 4.5 ku 100
Religious – 10.5 ku 100
Community – 1.9 ku 100
Abalina obulwadde bw’emitwe
– Abasajja – 17.8 ku 100
– Abakyala – 18.9 ku 100
Okuzaala ku myaka emito 10-19
– Kuli ku bitundu 6.5 ku 100
Lango – 8.9 ku 100
Bunyoro – 8.6 ku 100
Abantu abali mu ggwanga
Bannayuganda – 98 ku 100
Abagwira – 2.3 ku 100
Abatamanyiddwa bagwa wa – 0.02 ku 100
Abantu okuwangaala
– Myaka 68.2 years
Abasajja – 66.9 Years
Abakyala – 70 Years
Obwannanyini ku massimu
43 ku 100 balina amassimu okuva ku 38 ku 100 mu 2014 n’okusingira ddala
– Buganda
– Ankole
– Kigezi
Ate amassimu matono nnyo
– Karamoja
Amaka 8 ku 100, balina essimu – 76 ku 100
Radio – 41 ku 100
TV – 23 ku 100
Computer – 3.8 ku 100
Ebirala ebiri mu ggwanga – https://www.youtube.com/watch?v=q6rqt-ausEk