Omulambo gwa Muhammad Ssegirinya gutuuse ku Palamenti y’eggwanga okusiima emirimu gye ng’abadde omubaka wa Kawempe North.
![](https://www.galaxyfm.co.ug/wp-content/uploads/2025/01/ssssssss.jpeg)
Ssegirinya yafiiridde mu ddwaaliro e Lubaga olunnaku olw’eggulo.
Okusinzira ku ntekateeka eyalangiriddwa Pulezidenti w’ekibiina ki National Unity Platform (NUP), Robert Kyagulanyi Ssentamu (Bobi Wine), Ssegirinya agenda kuziikibwa ku Ssande nga 12, January, 2025 e Masaka.
- Enkya ya leero ku Lwokutaano, omulambo gutwaliddwa ku Palamenti, okusiima emirimu gye.
- Oluva ku Palamenti, bagenda kumusaalira ku muzikiti gwa Mbogo
- Okuva ku muzikiti gwa Mbogo, bagenda kutwala omulambo gwe mu makaage e Kasangati.
- Enkya ku Lwomukaaga, bagenda kutwala omulambo gwe e Masaka
- Ssegirinya agenda kuziikibwa ku Ssande – https://www.youtube.com/watch?v=OoOC_F9LH9c&t=10s
![](https://www.galaxyfm.co.ug/wp-content/uploads/2025/01/WhatsApp-Image-2025-01-10-at-08.24.14.jpeg)
![](https://www.galaxyfm.co.ug/wp-content/uploads/2025/01/WhatsApp-Image-2025-01-10-at-08.24.151.jpeg)
![](https://www.galaxyfm.co.ug/wp-content/uploads/2025/01/WhatsApp-Image-2025-01-10-at-08.24.17.jpeg)
![](https://www.galaxyfm.co.ug/wp-content/uploads/2025/01/WhatsApp-Image-2025-01-10-at-08.25.03.jpeg)
![](https://www.galaxyfm.co.ug/wp-content/uploads/2025/01/WhatsApp-Image-2025-01-10-at-08.30.46.jpeg)
![](https://www.galaxyfm.co.ug/wp-content/uploads/2025/01/WhatsApp-Image-2025-01-10-at-08.30.45.jpeg)