Olunnaku olwaleero, tukuleetedde ebikwata ku Basilica, St Mary Major, e Roma, omugenzi Paapa Francis gy’agenda okuziikibwa.
– Okuzimba kwatandiika – 432 AD

– Paapa eyasemba okuziikibwa mu St Mary Major, kyaliwo mu 1669, nga yaweza omuwendo gwa Bapaapa 7.

– Ensi yakafuna Bapaapa 266
– Paapa Francis, agenda kuweza omuwendo gwa Bapaapa abaziikiddwa mu kifo ekyo, 8
– Abamu ku Bapaapa abaziikiddwa mu kifo ekyo kuliko
– Pope Nicholas IV – 1292
– Pope Pius V – 1698
– Pope Clement VIII – 1646
– Pope Paul V – 1621
– Pope Clement IX – 1669 gwe basemba okuziikibwa mu kifo ekyo ekya Basilica, Saint Mary Major, Rome.

– Pope Clement IX, Yafa nga 9, December, 1669 ku myaka 69.
– Bukya Pope Clement IX aziikibwa mu kifo, wabadde wayise emyaka 356.
– Bagenda kuddamu okuziikawo Paapa Francis ku Lwomukaaga nga 26, April, 2025.
– Paapa Francis, abadde ayagala nnyo ekifo ekyo, bukya alondebwa mu 2013.

– Bwe yali yakamala okulondebwa, nga tewanayita ssaawa 48, yagenda nasabirayo.
– Paapa Francis abadde asabira mu kifo, buli mulundi gw’agenda okutambula ebweru w’eggwanga n’okudda mu ggwanga – https://www.youtube.com/watch?v=F8LPleFqdJg&t=5s