Omuyimbi eyali mu kibiina kya Obsession, Hellen Lukoma asemberedde okuwoma obupangisa kuba buli muntu kyeyegomba.
Lukoma sabiti eno, baamukoledde akabaga k’amazaalibwa akasombodde mikwano gye gyokka.
Kigambibwa alina omusajja nga ssente zimuyitaba era y’emu ku nsonga lwaki yeegombesa abantu bangi ddala.
Ku mukutu ogwa Face Book, Lukoma ataddeyo ekifaananyi ekiraga amaka amatiribona era kigambibwa nti bba yagazimbye wadde tamanyiddwa bulungi.
Wabula bangi ku mikwano gye gisanyuse nnyo olw’amaka gebazimbye.
Abamu bagamba nti amaka ga Lukoma tegamanyi ga Sheebah Kalungi gazimbye e Munyonyo.
Ku face Book, Lukoma yagambye bwati ”
HAPPYBIRTHDAY TO ME
???
Am not who I was a year ago and this brings me so much peace.
The greatest gift is life .
Am growing older and am loving every bit of this gift .
Made so many decisions this year and am proud of them,lost so many people and am grateful that they are not in my life
All God’splan ,?all God’s plan ?
Am mature enough to know how to associate right,trust me.. fake and unproductive friends lead you no where.
mature enough to know popping bottles dont mean success .
VIP or no Vip dont make u any less of who you truly are …beautiful and blessed ??.
To my fans and those I inspire this is just the beginning…we going places with God by our side.
Never put yr time in the hands of the ungrateful.
Self _worth is vital to happiness .
For everything I have ,I have prayed for and worked hard for
HL
WELL COME TO THE BLACK BARBIE MANSION”
Wabula amaka ga Sheebah Kalungi bangi ku basajja bakyewunya omukyala omuzimba ng’abbo balemeddwa.