Empaka zino zayindidde ku ‘Club Amnesia’ mu Kampala ku lunnaku lwa baagalana era abadigize babadde bangi nnyo.
Abaagalana baasanyusiddwa ba DJ abenjawulo n’omuyimbi Kenneth Mugabi eyayimbye obuyimba obujjudde omukwano omuli Naki, Katambala, Nambi, Kibon’omu n’endala.
Mu kiseera ky’okunoonya omusajja asukkulumye mu kunywegera, abaagalana abenjawulo bayoleseza obukodyo ebyenjawulo.
![](https://www.galaxyfm.co.ug/wp-content/uploads/2019/02/K3.jpg)
![](https://www.galaxyfm.co.ug/wp-content/uploads/2019/02/K33.jpg)
![](https://www.galaxyfm.co.ug/wp-content/uploads/2019/02/k44.jpg)
![](https://www.galaxyfm.co.ug/wp-content/uploads/2019/02/K64.jpg)
![](https://www.galaxyfm.co.ug/wp-content/uploads/2019/02/K333.jpg)
![](https://www.galaxyfm.co.ug/wp-content/uploads/2019/02/k334.jpg)
![](https://www.galaxyfm.co.ug/wp-content/uploads/2019/02/KI44.jpg)
![](https://www.galaxyfm.co.ug/wp-content/uploads/2019/02/KIS.jpg)
![](https://www.galaxyfm.co.ug/wp-content/uploads/2019/02/KISE.jpg)
![](https://www.galaxyfm.co.ug/wp-content/uploads/2019/02/KISSE.jpg)