Omuyimbi Eddy Kenzo ayingizaawo ekyasi ky’oluyimba okwetekateeka okuddamu okuwangula engule ya BET.
Vidiyo y’oluyimba ‘Ogwo’ yafulumiziddwa sabiti eno era yateekeddwa ku mukutu ogwa U-tube olunnaku olw’eggulo ku Mmande.
Obulungi bwa Vidiyo n’amazina okuva mu kibiina kya Wembly, kabonero akalaga nti Kenzo amaliridde okuddamu okuwangula engule ya BET kuba mu Uganda yekka yagirina.